News
PULEZIDENTI Museveni asuubizza okwongeza emisaala gy’abakulembeze kumitendera egya gavumenti ez’ebitundu basobole okutuusa obuweereza ku bantu ng’emitima gibali mu nteeko. Mityana, Mubende, Kiboga, ...
ABAKUGGU mu by'emmere n'okulwanyisa enjala balaze okutya nti singa gavumenti tesitukiramu kunyinyiitiza misomo mu bannansi ku ndya ennungi eggwanga lyolekedde akatyabaga k'abaana n'abantu abakulu ...
EBY’EMMAALI ya BMK buli lukya byeyongeramu kasobeza. Mu kiseera kino abaana basobeddwa kye bazzaako bwe bakizudde nti n’ebiragiro bya kkooti biyinza obutabayamba, ate nga ne Minisita Balaam asitudde ...
KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II agambye nti Obwakabaka bulyazamanyiziddwa nnyo ku bintu byaabwo gavumenti byezze esuubiza okukolako kyokka ebbanga liweze ddene nga tebinatuukirizibwa.
Gavumenti ekunze abakungu abakikirira Uganda mu mawanga g'ebweru okubeera abasaale mu kutunda Ennyonyi ya Uganda mu mawanga gyebali ng'omu ku kawefube w'okutumba Eby'Obulambuzi ko n'Ebyenfuna eby'e ...
Abakkiriza mu kibuga ky’e Mukono okuva mu nzikiriza okuli ey’Abakatoliki n’Abakulisitaayo bajjumbidde okutambuza ekkubo ly’omusaalaba. Fr. Benedict Mugerwa, omuyima (chaplain) w’abavubuka Abakatoliki ...
KU All Saints,Abakirizza batambuza ekubo ly’omusalaba.Omusumba Frederick Baalwa akubirizza abakirizza okwekuba mu mitima nokusonyiwa.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results