News

ABAKULEMBEZE mu kitongole ky'amakomera , nga bakulemberwa amyuka akikulira Samuel Akena, baalambudde ekizimbe kya Justice, Law and Order Sector { JLOS House Tower }e Naggulu mu Kampala.
ABAKYALA ku lukalu lwa Afrika abeegattira mu kibiina kya African Women Measure Group bakiikide gavumenti ez'omu mawanga gaabwe ensingo olwokutambula akasoobo mu kuteekesa mu nkola ebisuubizo ...
Ssabalabirizi w'e Kkanisa ya Uganda Dr.Samuel Stephen Kazimba Mugalu avumiridde ebikolwa eby'ettima ebisusse okukolebwa ku baana abato ensangi zino nga n'abamu ku bazadde batuuse n'okwettira abaana ...
RDC w’e Nansana Charles Lwanga alagidde poliisi okukwata ssemaka gwe balumiriza okutulugunya mukaziwe. Kidiridde nnyina okuddukira ku poliisi nga yeemulugunya ku musajja ono bwe bagamba nti amaze ...
AMAKA gonna waliwo ebintu ebyeyambisibwa okuzimba byosaana okuba nabyo olubeerera olw’ebwetaavu bwabyo obutaggwaawo.
Ssabasajja Kabaka yebaziza abantu bonna olw'okumusabiranga olw’obulamu bwe nokumusabira okusobola okusomoka ebimusoomooza mu bulamu bwe. Bino bibadde mu bubaka Bwatise Katikkiro Charles Peter Mayiga ...
Ono yazimbidde n'omukyala omu ennyumba ng'ajjukira amazaalibwa ga Ssaabasajja ...
Lutikko ye Rubaga ekubyeko obugule mu kusaba okw’okwebaza katonda olwa ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi owookubiri okuweza emyaka 70. Ssaabasumba Paul Ssemogerere yaakulembeddemu okusaba kuno ...
Ab’enganda n’emikwano gy’omuyimbi Dr. Jose Chameleon bamwanirizza mu ssanyu ng’akomawo okuva mu America gyeyagenda okujjanjabibwa. Atuukidde ku kisaawe Entebe n’ategeeza abawagizibe nti wadde alinawo ...
Bw'olengera gy'olaga oba osobola okwongerako ne weeyongera mu maaso ...
EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku by'ennyonyi mu ggwanga ekya Civil Aviation Authority kikakasizza nga gavumenti bw'eteekateeka okuzimba ebisaawe by'ennyonyi ebipya n'okugula ennyonyi empya gattako ...